1
Zabbuli 20:7
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Abamu beesiga amagaali, abalala beesiga embalaasi. Naye ffe twesiga maanyi ga Mukama Katonda waffe.
Compare
Explore Zabbuli 20:7
2
Zabbuli 20:4
Akuwe omutima gwo kye gwagala, Atuukirize okuteesa kwo kwonna.
Explore Zabbuli 20:4
3
Zabbuli 20:1
Mukama addemu okusaba kwo ku lunaku olw'obuyinike. Katonda wa Yakobo akukuume
Explore Zabbuli 20:1
4
Zabbuli 20:5
Tuleekaane olw'essanyu ng'owangudde. Mu linnya lya Katonda waffe tuwanike ebendera zaffe. Mukama akuwe by'osaba byonna.
Explore Zabbuli 20:5