1
Zabbuli 144:1
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Yeebazibwe Mukama olwazi lwange, Atendeka emikono gyange okulwana, n'engalo zange olutalo.
Compare
Explore Zabbuli 144:1
2
Zabbuli 144:15
Abantu abaweereddwa emikisa eggyo beesiimye, Balina omukisa abantu abalina Katonda waabwe nga ye Mukama.
Explore Zabbuli 144:15
3
Zabbuli 144:2
olwazi lwange, era ekigo kyange, Amaanyi gange era omulokozi wange, Engabo yange mwe nneekweka. Akkakkanya abantu wansi we.
Explore Zabbuli 144:2
4
Zabbuli 144:3
Mukama, omuntu kye ki, ggwe okumumanya? Oba omwana w'omuntu, ggwe okumulowoozaako?
Explore Zabbuli 144:3