1
Zabbuli 145:18
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Mukama aba kumpi abo bonna abamukoowoola, Bonna abamukoowoola mu mazima.
Compare
Explore Zabbuli 145:18
2
Zabbuli 145:8
Mukama wa kisa ajjudde okusaasira; Alwawo okusunguwala era ajjudde okwagala okutaggwaawo.
Explore Zabbuli 145:8
3
Zabbuli 145:9
Mukama mulungi eri bonna; N'okusaasira kwe okulungi kubuna byonna bye yatonda.
Explore Zabbuli 145:9
4
Zabbuli 145:3
Mukama mukulu, era agwana okutenderezebwa ennyo, N'obukulu bwe tebunoonyezeka.
Explore Zabbuli 145:3
5
Zabbuli 145:13
Obwakabaka bwo bwe bwakabaka obutaliggwaawo, N'okufuga kwo kunaabeereranga emirembe gyonna.
Explore Zabbuli 145:13