1
Zabbuli 140:13
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Abatuukirivu tebalirema kwebaza linnya lyo; Ab'amazima balituula w'oli.
Compare
Explore Zabbuli 140:13
2
Zabbuli 140:1-2
Omponye, Ayi Mukama, eri omubi; Onkuume eri abantu abakambwe; Abategeka okukola eby'ettima mu mutima gwabwe; abanoonya entalo buli kiseera.
Explore Zabbuli 140:1-2
3
Zabbuli 140:12
Mmanyi nga Mukama ayamba abo ababonyaabonyezebwa, ayamba abeetaaga okuyisibwa mu bwenkanya.
Explore Zabbuli 140:12
4
Zabbuli 140:4
Onkuume, Ayi Mukama, eri emikono gy'ababi; Omponye abantu abakambwe; Abateesezza okunkyamya.
Explore Zabbuli 140:4