1
Zabbuli 139:14
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Nkutendereza, kubanga okukolebwa kwange kwa ntiisa, kwa kitalo; Emirimu gyo gya kitalo; N'ekyo emmeeme yange ekimanyidde ddala.
Compare
Explore Zabbuli 139:14
2
Zabbuli 139:23-24
Onkebere, Ayi Katonda, omanye omutima gwange; Onkeme, omanye ebirowoozo byange; Olabe ng'ekkubo lyonna ery'obubi liri mu nze, Era onkulembere mu kkubo eritakoma.
Explore Zabbuli 139:23-24
3
Zabbuli 139:13
Kubanga ggwe olina omwoyo gwange; Wammumbira mu lubuto lwa mmange.
Explore Zabbuli 139:13
4
Zabbuli 139:16
Amaaso go gaalaba omubiri gwange nga tegunnatuukirira, Ne mu kitabo kyo ebitundu byange byonna ne biwandiikibwa. Ebyabumbibwanga buli lunaku buli lunaku, Bwe byali nga tebinnabaawo n'ekimu.
Explore Zabbuli 139:16
5
Zabbuli 139:1
Ayi Mukama, wannoonya nze, wammanya.
Explore Zabbuli 139:1
6
Zabbuli 139:7
N'agenda wa okuva eri omwoyo gwo? Oba naddukira wa amaaso go?
Explore Zabbuli 139:7
7
Zabbuli 139:2
Omanyi bwe ntuula, era ne bwe ngolokoka, Otegeera okulowooza kwange nga kukyali wala.
Explore Zabbuli 139:2
8
Zabbuli 139:4
Kubanga simuli kigambo mu lulimi lwange, Laba, Ayi Mukama, ggwe ky'otomanyira ddala.
Explore Zabbuli 139:4
9
Zabbuli 139:3
Onoonyeza ddala ekkubo lyange n'okwebaka kwange, Era omanyi amagenda gange gonna.
Explore Zabbuli 139:3