1
Zabbuli 141:3
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Kuuma akamwa kange, Ayi Mukama, Onkomeko bwe njogera.
Compare
Explore Zabbuli 141:3
2
Zabbuli 141:4
Tolekanga mutima gwange kukola kibi kyonna. Okwemalira mu bikolwa ebibi, Awamu n'abo abakola ebitali bya butuukirivu; era nneme okulya ku mmere yaabwe empoomerevu.
Explore Zabbuli 141:4
3
Zabbuli 141:1-2
Mukama, nkukoowoola, yanguwa okujja gye ndi! Ompulire nga nkukoowoola. Okusaba kwange kubeere ng'obubaani mu maaso go; N'okugolola emikono gyange kube nga ssaddaaka ey'akawungeezi.
Explore Zabbuli 141:1-2