1
Zabbuli 11:7
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Kubanga Mukama mutuukirivu, ayagala ebikolwa ebirungi. Abatuukirivu baliraba amaaso ge.
Compare
Explore Zabbuli 11:7
2
Zabbuli 11:4
Mukama ali mu Yeekaalu ye entukuvu, Entebe ye eri mu ggulu. Amaaso ge galaba abaana b'abantu, yeetegereza bye bakola.
Explore Zabbuli 11:4
3
Zabbuli 11:5
Mukama agezesa abatuukirivu n'ababi. Naye akyawa oyo ayagala obutabanguko.
Explore Zabbuli 11:5
4
Zabbuli 11:3
Oba nga emisingi girizikirizibwa, Kiki omutuukirivu ky'ayinza okukola?
Explore Zabbuli 11:3
5
Zabbuli 11:1
Mu Mukama mwe muli ekiddukiro kyange. muyinza mutya okuŋŋamba nti, “Buuka ng'akanyonyi olage mu nsozi?”
Explore Zabbuli 11:1