1
Engero 5:21
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Kubanga omuntu byonna by'akola biri mu maaso ga Mukama, Era Mukama atunulira nnyo eŋŋendo ze zonna.
Compare
Explore Engero 5:21
2
Engero 5:15
Beeranga mwesigwa eri mukyala wo, Era gwewegattanga naye yekka.
Explore Engero 5:15
3
Engero 5:22
Ebibi by'omuntu bimusiba, Okwonoona kwe gy'emigwa egimusiba.
Explore Engero 5:22
4
Engero 5:3-4
Kubanga emimwa gy'omukazi omugenyi gitonnya omubisi gw'enjuki, N'akamwa ke kasinga amafuta obugonvu: Naye kunkomerero akaawa ng'omususa, Asala ng'ekitala eky'obwogi obubiri.
Explore Engero 5:3-4