ye newakubadde nga yali mu kifaananyi kya Katonda, teyeerowooza kwenkanankana na Katonda, naye yeeggyako ekitiibwa, bwe yatwala engeri y'omuddu, n'azaalibwa ng'omuntu. Era bwe yalabikira mu mutindo ogw'obuntu, ne yeetoowaza, nga muwulize okutuusa okufa, era okufa okw'oku musalaba.