1
Abafiripi 1:6
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Era nkakasiza ddala ng'oyo eyatandika omulimu omulungi mu mmwe aligutuukiriza okutuusa ku lunaku lwa Yesu Kristo.
Compare
Explore Abafiripi 1:6
2
Abafiripi 1:9-10
Era kino kye nsaba okwagala kwammwe kweyongerere ddala, nga kulimu okutegeera n'okwawula kwonna, mulyoke musiimenga ebisinga obulungi; mubeerenga abalongoofu era abataliiko kya kunenyezebwa okutuusa ku lunaku lwa Kristo
Explore Abafiripi 1:9-10
3
Abafiripi 1:21
Kubanga nze mba mulamu lwa Kristo, ate ne bwe nfa ngobolola.
Explore Abafiripi 1:21
4
Abafiripi 1:3
Nneebaza Katonda wange buli lwe mbajjukira
Explore Abafiripi 1:3
5
Abafiripi 1:27
Naye kyokka embeera z'obulamu bwammwe, zibeere nga bwe kigwanira Enjiri ya Kristo, bwe ndijja okubalabako oba nga ssiriiwo, ndyoke mpulire ebifa gye muli, nga munywedde mu mwoyo gumu, nga mulwaniriranga okukkiriza okw'Enjiri n'emmeeme emu
Explore Abafiripi 1:27
6
Abafiripi 1:20
Kino kye nduubirira era kye nsuubira nti ssirikwatibwa nsonyi mu kigambo kyonna, naye nja kuba muvumu nga bulijjo, Kristo, agulumizibwe mu mubiri gwange, oba mu bulamu oba mu kufa.
Explore Abafiripi 1:20
7
Abafiripi 1:29
kubanga mwaweebwa ku lwa Kristo ekisa, si kya kumukkiriza kwokka, era naye n'okubonaabonanga ku lulwe.
Explore Abafiripi 1:29
Home
Bible
Plans
Videos