1
Abafiripi 3:13-14
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Ab'oluganda, ssirowooza nga mmaze okukifuna, naye ekintu kimu kye nkola, kwe kwerabira ebyo ebiri emabega, nkununkiriza ebyo ebiri mu maaso, nduubirira okutuuka awawakanirwa awali empeera ey'okuyita kwa Katonda okwa waggulu mu Kristo Yesu.
Compare
Explore Abafiripi 3:13-14
2
Abafiripi 3:10-11
ndyoke mmutegeere ye n'obuyinza obw'okuzuukira kwe era n'okugabana ku bibonoobono bye, nga mmufaanana ne mu kufa kwe; era bwe kiba kiyinzika nfune okuzuukira mu bafu.
Explore Abafiripi 3:10-11
3
Abafiripi 3:8
Naye era n'ebintu byonna mbirowooza nga kufiirwa olw'omuwendo omungi ogusinga oguli mu kutegeera Kristo Yesu Mukama wange, ku bw'oyo nnafiirwa ebintu byonna, era mbirowooza okubeera nga mpitambi, ndyoke nfune amagoba ye Kristo
Explore Abafiripi 3:8
4
Abafiripi 3:7
Naye byonna ebyali amagoba gye ndi, ebyo nnabirowooza nga kufiirwa olwa Kristo.
Explore Abafiripi 3:7
Home
Bible
Plans
Videos