Abafiripi 2:3-4
Abafiripi 2:3-4 LBR
Temukolanga kintu kyonna lwa kweyagaliza mwekka, oba mu bukuusa, wabula mu buwombeefu buli muntu agulumizenga munne okusinga bwe yeegulumiza yekka. Buli muntu tatunuulira bibye yekka, naye buli omu ng'afaayo ne ku by'abalala.