1
Isaaya 44:3
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Kubanga ndifuka amazzi ku ttaka eririna ennyonta n'emigga ku ttaka ekkalu; ndifuka omwoyo gwange ku zzadde lyo n'omukisa gwange ku nda yo
Compare
Explore Isaaya 44:3
2
Isaaya 44:6
Bw'atyo bw'ayogera Mukama, Kabaka wa Isiraeri, era omununuzi we Mukama ow'eggye nti Nze ndi wa lubereberye era nze ndi wa nkomerero; so tewali Katonda wabula nze
Explore Isaaya 44:6
3
Isaaya 44:22
Njezeewo ebyonoono byo ne bivaawo ng'ekire, n'ebibi byo ne bivaawo ng'olufu; komawo gye ndi; kubanga nnakununula.
Explore Isaaya 44:22
4
Isaaya 44:8
Temutya so temutekemuka; ssaakirangirira ne ntegeeza ebigenda okubaawo? Nnammwe muli bajulirwa bange. Eriyo Katonda omulala okuggyako nze? Tewali Lwazi; nze sirina lwe mmanyi.
Explore Isaaya 44:8
5
Isaaya 44:2
bw'atyo bw'ayogera Mukama eyakukola n'akubumba okuva mu lubuto, anaakuyambanga, nti, Totya, ggwe Yakobo omuweereza wange; naawe Yesuluni gwe nnalonda.
Explore Isaaya 44:2