1
Olubereberye 46:3
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
N'ayogera nti, “Nze Katonda, Katonda wa kitaawo; totya kuserengeta mu Misiri; kubanga ndikufuulira eyo eggwanga eddene.
Compare
Explore Olubereberye 46:3
2
Olubereberye 46:4
Ndigenda naawe e Misiri, era sirirema kukuggyamu nate; era bw'olifa, Yusufu alikuziika.”
Explore Olubereberye 46:4
3
Olubereberye 46:29
Yusufu n'ateekateeka eggaali lye, n'ayambuka okusisinkana Isiraeri kitaawe, mu Goseni; n'amweyanjulira, n'amugwa mu kifuba, n'akaaba amaziga okumala ekiseera kinene.
Explore Olubereberye 46:29
4
Olubereberye 46:30
Isiraeri n'agamba Yusufu nti, “Kaakano naafa bulungi kubanga nkulabyeko ne mmanya ng'okyali mulamu.”
Explore Olubereberye 46:30
Home
Bible
Plans
Videos