1
Omubuulizi 6:9
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Okulaba n'amaaso kwe kusinga okutambulatambula n'omwoyo ogwegomba; era n'ekyo butaliimu na kugoberera mpewo.
Compare
Explore Omubuulizi 6:9
2
Omubuulizi 6:10
Buli ekyabaawo, erinnya lyakyo lyatuumibwa dda, era kimanyibwa nga muntu, so omuntu tayinza kuwakanya oyo amusinga amaanyi.
Explore Omubuulizi 6:10
3
Omubuulizi 6:2
omuntu Katonda gw'awa obugagga n'ebintu n'ekitiibwa, n'okubulwa n'atabulwa kintu olw'emmeeme ye ku ebyo byonna bye yeegomba, naye Katonda n'atamuwa buyinza kubiryako, naye omugenyi ye abirya; ekyo butaliimu, era ye ndwadde embi.
Explore Omubuulizi 6:2
4
Omubuulizi 6:7
Okutegana kwonna okw'omuntu kuba kw'akamwa ke, wabula okwegomba kwe tekukkuta.
Explore Omubuulizi 6:7