Olubereberye 39:20-21
Olubereberye 39:20-21 LUG68
Mukama wa Yusufu n'amutwala n'amussa mu kkomera, ekifo abasibe ba kabaka mwe baasibirwa: n'abeera omwo mu kkomera. Naye Mukama n'aba wamu ne Yusufu, n'amulaga ebirungi, n'amuwa ekisa mu maaso g'omukuumi w'ekkomera.