Ekyamateeka Olwokubiri 20:1
Ekyamateeka Olwokubiri 20:1 LBR
“Bwemunatabaalanga okulwana n'abalabe bammwe, ne mulaba embalaasi n'amagaali n'eggye erisinga eryammwe obunene temubatyanga; kubanga Mukama Katonda wammwe eyabaggya mu nsi ey'e Misiri ali wamu nammwe.





