Ekyamateeka Olwokubiri 11:18
Ekyamateeka Olwokubiri 11:18 LBR
Kale mutereke ebigambo byange ebyo mu mitima gyammwe ne mu bulamu bwammwe; era munaabisibanga ku mikono gyammwe era munaabyetimbanga mu byenyi byammwe okuba akabonero ak'okubibajjukizanga.






