1
EBIKOLWA 27:25
Luganda DC Bible 2003
LBwD03
Kale bannange mugume emyoyo kubanga neesiga Katonda nga kinaaba bwe kityo nga bw'akiŋŋambye.
Compare
Explore EBIKOLWA 27:25
2
EBIKOLWA 27:23-24
kubanga ekiro ekyayise malayika wa Katonda wange gwe mpeereza yayimiridde we ndi n'aŋŋamba nti: ‘Pawulo, totya, oteekwa okuyimirira mu maaso ga Kayisaari. Era ku lulwo Katonda ajja kukuuma n'abo bonna abali naawe mu lyato.’
Explore EBIKOLWA 27:23-24
3
EBIKOLWA 27:22
Kaakano mbasaba mugume omwoyo, kubanga tewali n'omu mu mmwe anaafa, wabula eryato lye lijja okuzikirira
Explore EBIKOLWA 27:22