YouVersion Logo
Search Icon

EBIKOLWA 27:23-24

EBIKOLWA 27:23-24 LBWD03

kubanga ekiro ekyayise malayika wa Katonda wange gwe mpeereza yayimiridde we ndi n'aŋŋamba nti: ‘Pawulo, totya, oteekwa okuyimirira mu maaso ga Kayisaari. Era ku lulwo Katonda ajja kukuuma n'abo bonna abali naawe mu lyato.’

Free Reading Plans and Devotionals related to EBIKOLWA 27:23-24