1
1 ABATESSALONIKA 3:12
Luganda DC Bible 2003
LBwD03
Mukama abongeremu okwagalananga n'okwagalanga abantu bonna, nga ffe bwe tubaagala mmwe.
Compare
Explore 1 ABATESSALONIKA 3:12
2
1 ABATESSALONIKA 3:13
Anyweze emitima gyammwe, Mukama waffe Yesu bw'alijja awamu n'abatukuvu be, mulyoke musangibwe nga temuliiko kya kunenyezebwa, nga muli batukuvu mu maaso ga Katonda waffe era Kitaffe.
Explore 1 ABATESSALONIKA 3:13
3
1 ABATESSALONIKA 3:7
Kale baganda baffe, newaakubadde nga tuli mu buzibu bungi, ne mu kubonaabona, naye okukkiriza kwammwe kutuzzizzaamu amaanyi
Explore 1 ABATESSALONIKA 3:7