1
1 ABAKORINTO 3:16
Luganda DC Bible 2003
LBwD03
Temumanyi nga muli ssinzizo lya Katonda, era nga Mwoyo wa Katonda abeera mu mmwe?
Compare
Explore 1 ABAKORINTO 3:16
2
1 ABAKORINTO 3:11
kubanga Yesu Kristo yateekebwawo, nga gwe musingi gwokka, era tewali ayinza kuteekawo musingi mulala.
Explore 1 ABAKORINTO 3:11
3
1 ABAKORINTO 3:7
Oyo asiga, n'oyo afukirira si be bakulu, wabula Katonda akuza.
Explore 1 ABAKORINTO 3:7
4
1 ABAKORINTO 3:9
kubanga ffe tuli bakozi, abakolera awamu ne Katonda. Mmwe muli nnimiro ya Katonda, muli nnyumba ya Katonda.
Explore 1 ABAKORINTO 3:9
5
1 ABAKORINTO 3:13
omulimu gwa buli omu gulirabibwa. Olunaku Mukama lw'alisalirako omusango lwe luligwoleka, kubanga lulikya na muliro. Era omuliro ogwo gwe gulyoleka omulimu gwa buli omu nga bwe gufaanana.
Explore 1 ABAKORINTO 3:13
6
1 ABAKORINTO 3:8
Oyo asiga, n'oyo afukirira, bonna benkana, era buli omu aliweebwa empeera ye, okusinziira ku mulimu gwe yakola
Explore 1 ABAKORINTO 3:8
7
1 ABAKORINTO 3:18
Waleme kubaawo yeerimba. Bwe wabaawo mu mmwe eyeerowooza okuba omugezi mu by'ensi, afuukenga musiru, lw'aliba omugezi
Explore 1 ABAKORINTO 3:18