1
1 ABAKORINTO 14:33
Luganda DC Bible 2003
LBwD03
kubanga Katonda taleeta kutabukatabuka, wabula aleeta mirembe. Nga bwe kiri mu bibiina byonna eby'abantu ba Katonda abakkiriza Kristo
Compare
Explore 1 ABAKORINTO 14:33
2
1 ABAKORINTO 14:1
Kale muluubirirenga okwagalana, era mwegombenga ebirabo ebigasa omwoyo, na ddala ekirabo eky'okutuusa ku bantu obubaka bwa Katonda.
Explore 1 ABAKORINTO 14:1
3
1 ABAKORINTO 14:3
Kyokka oyo atuusa ku bantu obubaka bwa Katonda, abategeeza ebibazimba, ebibakubiriza era ebibagumya.
Explore 1 ABAKORINTO 14:3
4
1 ABAKORINTO 14:4
Oyo ayogera ennimi, yeegasa yekka. Naye oyo atuusa ku bantu obubaka bwa Katonda, agasa ekibiina kyonna eky'abakkiriza Kristo.
Explore 1 ABAKORINTO 14:4
5
1 ABAKORINTO 14:12
Bwe mutyo nammwe, nga bwe mwegomba okufuna ebirabo ebigasa omwoyo, mufubenga nnyo, mulyoke muzimbe ekibiina ky'abakkiriza Kristo.
Explore 1 ABAKORINTO 14:12