1
Mat 9:37-38
BIBULIYA ENTUKUVU
BIBU1
Awo n'agamba abayigirizwa be nti: “Amakungula mangi, naye abakozi batono. Mwegayirire nno Omukama nnannyini makungula asindike abakozi mu makungula ge.”
Compare
Explore Mat 9:37-38
2
Mat 9:13
Kale mugende muyige kino kye kitegeeza, nti: ‘Njagala kisa sso si kitambiro.’ Abatuukirivu si be najja okuyita, wabula aboonoonyi.”
Explore Mat 9:13
3
Mat 9:36
Naye bwe yalaba ebibiina by'abantu, ne bamukwasa ekisa, kubanga baali bakabiriddwa nga basaasaanye ng'endiga ezitaliiko musumba.
Explore Mat 9:36
4
Mat 9:12
Yezu bwe yawulira, n'agamba nti: “Abalamu si be beetaaga omusawo, wabula abalwadde.
Explore Mat 9:12
5
Mat 9:35
Awo Yezu ne yeetooloola ebibuga byonna n'ebyalo, ng'ayigiriza mu sinaagooga zaabwe, era ng'alangirira Evangili y'obwakabaka, era ng'awonya buli bulwadde na buli buyongobevu bwonna.
Explore Mat 9:35