1
Mat 18:20
BIBULIYA ENTUKUVU
BIBU1
kubanga ababiri oba abasatu we bakuŋŋaanira mu linnya lyange, nange mbeerawo mu makkati gaabwe.”
Compare
Explore Mat 18:20
2
Mat 18:19
Era mazima mbagamba nti ababiri mu mmwe bwe munassanga ekimu ku nsi okusaba ekintu, Kitange ali mu ggulu agendanga kukibakolera
Explore Mat 18:19
3
Mat 18:2-3
Awo Yezu n'ayita omwana omuto, n'amuyimiriza mu makkati gaabwe, n'agamba nti: “Mazima mbagamba nti bwe muteefuula ne mufaanana ng'abaana abato, temuliyingira mu bwakabaka bwa mu ggulu.
Explore Mat 18:2-3
4
Mat 18:4
Awo nno buli eyeetoowaza ng'omwana ono omuto, y'asinga obukulu mu bwakabaka obw'omu ggulu.
Explore Mat 18:4
5
Mat 18:5
Ate era, buli ayaniriza omwana omuto ng'ono mu linnya lyange, aba ayanirizza nze.
Explore Mat 18:5
6
Mat 18:18
“Mazima mbagamba nti byonna bye munaasibanga ku nsi, ne mu ggulu nga bisibiddwa; era byonna bye munaasumululanga ku nsi, ne mu ggulu nga bisumuluddwa.
Explore Mat 18:18
7
Mat 18:35
Ne Kitange ali mu ggulu bw'alibakola atyo obanga buli omu tasonyiwa munne na mutima gwonna.”
Explore Mat 18:35
8
Mat 18:6
“Kyokka buli eyeesittaza omu ku bato bano abanzikiriza, ekyandisinze obulungi ku ye, lwe lubengo olunene okusibibwa mu bulago bwe n'abbikibwa mu ddubi mu nnyanja.
Explore Mat 18:6
9
Mat 18:12
“Mmwe mulowooza mutya? Omuntu bw'abeera n'endiga ekikumi, emu ku zo n'ewaba, taleka awo ku nsozi ekyenda mu omwenda, n'agenda anoonya ebuze?
Explore Mat 18:12