1
Mat 12:36-37
BIBULIYA ENTUKUVU
BIBU1
“Ka mbabuulire, ku lunaku olw'okulamulibwa abantu balibitebya olwa buli kigambo ekyensumattu kye boogera, kubanga olyejjeerezebwa okusinziira ku bigambo byo, oba olisalirwa omusango okukusinga okusinziira ku bigambo byo.”
Compare
Explore Mat 12:36-37
2
Mat 12:34
Mmwe ezzadde ly'amasalambwa, muyinza mutya okwogera obulungi sso nga muli babi? Anti ku bijjudde mu mutima akamwa kwe kaggya bye koogera.
Explore Mat 12:34
3
Mat 12:35
Omuntu omulungi, ku birungi by'aterese kw'atoola ebirungi. N'omuntu omubi, ku bibi by'aterese kw'atoola ebibi.
Explore Mat 12:35
4
Mat 12:31
Ka mbabuulire, Buli kibi na buli kuvuma Katonda birisonyiyibwa, naye alivuma Mwoyo Mutuukirivu, talisonyiyibwa.
Explore Mat 12:31
5
Mat 12:33
“Omuti mugukole nga mulungi, n'ekibala kyagwo kiba kirungi; omuti mugukole nga mubi, n'ekibala kyagwo kiba kibi; kubanga omuti gutegeererwa ku kibala kyagwo.
Explore Mat 12:33