1
Abaruumi 4:20-21
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
LUG68
naye mu kusuubiza kwa Katonda teyabuusabuusa mu butakkiriza, naye n'afuna amaanyi olw'okukkiriza, ng'agulumiza Katonda, era ng'ategeerera ddala nga bye yasuubiza era ayinza n'okubikola.
Compare
Explore Abaruumi 4:20-21
2
Abaruumi 4:17
(nga bwe kyawandiikibwa nti Nkufudde jjajja w'amawanga amangi) mu maaso g'oyo gwe yakkiriza, ye Katonda, azuukiza abafu, era ayita ebitaliiwo ng'ebiriwo.
Explore Abaruumi 4:17
3
Abaruumi 4:25
eyaweebwayo olw'ebyonoono byaffe n'azuukira olw'okutuweesa obutuukirivu.
Explore Abaruumi 4:25
4
Abaruumi 4:18
Eyakkiriza mu ssuubi awatasuubirikika, alyoke abeerenga jjajja w'amawanga amangi, nga bwe kyayogerwa nti Ezzadde lyo liriba bwe lityo.
Explore Abaruumi 4:18
5
Abaruumi 4:16
Kyekuva kuva mu kukkiriza, kulyoke kubeerenga kwa kisa, okusuubiza kulyoke kunywere eri ezzadde lyonna, si eri ab'omu mateeka bokka, naye era n'eri ab'omu kukkiriza kwa Ibulayimu, ye jjajjaffe fenna
Explore Abaruumi 4:16
6
Abaruumi 4:7-8
Baweereddwa omukisa abaggibwako ebyonoono byabwe, Ebibi byabwe byabikkibwako. Aweereddwa omukisa omuntu Mukama gw'atalibalira kibi.
Explore Abaruumi 4:7-8
7
Abaruumi 4:3
Kubanga ebyawandiikibwa byogera bitya? Ibulayimu n'akkiriza Katonda, ne kumubalirwa okuba obutuukirivu.
Explore Abaruumi 4:3
Home
Bible
Plans
Videos