1
Abaruumi 2:3-4
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
LUG68
Ggwe omuntu, anenya abakola bwe batyo naawe n'okola ebyo, olowooza ng'olirokoka mu kunenya kwa Katonda? Oba onyoomye obugagga bw'obulungi bwe n'obuwombeefu n'okugumiikiriza, nga tomanyi ng'obulungi bwa Katonda bukuleeta mu kwenenya?
Compare
Explore Abaruumi 2:3-4
2
Abaruumi 2:1
Kyova olema okubeera n'eky'okuwoza, ggwe buli muntu anenya: kubanga ky'onenya munno, weenenyeza ddala wekka; kubanga ggwe anenya okola ebyo.
Explore Abaruumi 2:1
3
Abaruumi 2:11
kubanga Katonda tasosola mu bantu.
Explore Abaruumi 2:11
4
Abaruumi 2:13
kubanga abawulira obuwulizi amateeka si be batuukirivu eri Katonda, naye abakola eby'amateeka be baliweebwa obutuukirivu
Explore Abaruumi 2:13
5
Abaruumi 2:6
alisasula buli muntu ng'ebikolwa bye bwe byali
Explore Abaruumi 2:6
6
Abaruumi 2:8
naye ku abo abayomba, n'abatawulira mazima, naye bawulira obutali butuukirivu kulibeera obusungu n'obukambwe
Explore Abaruumi 2:8
7
Abaruumi 2:5
Naye nga bw'olina obukakanyavu n'omutima oguteenenya, weeterekera obusungu obuliba ku lunaku olw'obusungu omusango ogw'ensonga gwa Katonda kwe gulibikkukira
Explore Abaruumi 2:5
Home
Bible
Plans
Videos