1
Zabbuli 63:1
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
LUG68
Ai Katonda, ggwe oli Katonda wange; naakeeranga okukunoonya: Emmeeme yange erumwa ennyonta eri ggwe, omubiri gwange gwegomba ggwe, Mu nsi enkalu ekooyesa, omutali mazzi.
Compare
Explore Zabbuli 63:1
2
Zabbuli 63:3
Kubanga ekisa kyo kiwooma okusinga obulamu; Emimwa gyange ginaakutenderezanga.
Explore Zabbuli 63:3
3
Zabbuli 63:4
Bwe ntyo bwe nnaakwebazanga nga nkyali mulamu: Naayimusanga emikono gyange mu linnya lyo.
Explore Zabbuli 63:4
4
Zabbuli 63:2
Bwe ntyo bwe nnakutunuuliranga mu watukuvu, Okulaba obuyinza bwo n'ekitiibwa kyo.
Explore Zabbuli 63:2
5
Zabbuli 63:7-8
Kubanga wabeera mubeezi wange, Era mu kisiikirize eky'ebiwaawaatiro byo mwe nnaasanyukiranga. Emmeeme yange efuga okukugoberera: Omukono gwo ogwa ddyo gumpanirira.
Explore Zabbuli 63:7-8
6
Zabbuli 63:6
Bwe nnaakujjuukiriranga ku kitanda kyange, Bwe nnaakulowoolezanga mu bisisimuka eby'ekiro.
Explore Zabbuli 63:6