1
Zabbuli 28:7
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
LUG68
Mukama ge maanyi gange era ye ngabo yange; Omutima gwange gwamwesiganga oyo, ne mbeerwa: Omutima gwange kyeguva gusanyuka ennyo; Era naamutenderezanga n'oluyimba lwange.
Compare
Explore Zabbuli 28:7
2
Zabbuli 28:8
Mukama ge maanyi gaabwe, Era kye kiddukiro eky'obulokozi eri oyo gwe yasiiga amafuta.
Explore Zabbuli 28:8
3
Zabbuli 28:6
Atenderezebwe Mukama, Kubanga awulidde eddoboozi ery'okwegayirira kwange.
Explore Zabbuli 28:6
4
Zabbuli 28:9
Lokola abantu bo, owenga omukisa ab'obusika bwo: Obaliisenga, obawanirirenga emirembe gyonna.
Explore Zabbuli 28:9