1
Zabbuli 25:5
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
LUG68
Onnuŋŋamye mu mazima go, onjigirize; Kubanga ggwe oli Katonda ow'obulokozi bwange; Ggwe gwe nnindirira obudde okuziba.
Compare
Explore Zabbuli 25:5
2
Zabbuli 25:4
Ondage amakubo go, ai Mukama; Onjigirize empenda zo.
Explore Zabbuli 25:4
3
Zabbuli 25:14
Ekyama kya Mukama kiri mu abo abamutya; Era anaabalaganga endagaano ye.
Explore Zabbuli 25:14
4
Zabbuli 25:7
Tojjukira bibi bya buvubuka bwange, newakubadde ebyonoono byange: Onjijukire ng'ekisa kyo bwe kiri, Olw'obulungi bwo, ai Mukama.
Explore Zabbuli 25:7
5
Zabbuli 25:3
Era siwali akulindirira anaakwatibwanga ensonyi: Abo banaakwatibwanga ensonyi abasala enkwe ez'obwereere.
Explore Zabbuli 25:3