1
Zabbuli 24:1
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
LUG68
Ensi ya Mukama, n'okujjula kwayo; Ensi zonna, n'abo abazituulamu.
Compare
Explore Zabbuli 24:1
2
Zabbuli 24:10
Kabaka oyo ow'ekitiibwa ye ani? Mukama ow'eggye, Oyo ye Kabaka ow'ekitiibwa. (Seera)
Explore Zabbuli 24:10
3
Zabbuli 24:3-4
Ani alirinnya ku lusozi lwa Mukama? Era ani aliyimirira mu kifo kye ekitukuvu? Oyo alina emikono emirungi, n'omutima omulongoofu; Atayimusanga mmeeme ye eri ebitaliimu, So teyalayiriranga bwereere.
Explore Zabbuli 24:3-4
4
Zabbuli 24:8
Kabaka ow'ekitiibwa ye ani? Mukama ow'amaanyi ow'obuyinza, Mukama ow'obuyinza mu kulwana.
Explore Zabbuli 24:8