1
Zabbuli 14:1
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
LUG68
Omusirusiru ayogedde mu mutima gwe nti Siwali Katonda. Bavunze, bakoze ebikolwa eby'obugwagwa; Siwali akola obulungi.
Compare
Explore Zabbuli 14:1
2
Zabbuli 14:2
Mukama yatunuulira ng'ayima mu ggulu abaana b'abantu, Okulaba nga waliwo abaategeera, Abaanoonya Katonda.
Explore Zabbuli 14:2
3
Zabbuli 14:3
Bonna bakyamye; boonoonese empitambi wamu; Siwali akola obulungi, newakubadde n'omu.
Explore Zabbuli 14:3