1
Zabbuli 13:5
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
LUG68
Naye nneesize okusaasira kwo; Omutima gwange gunaasanyukiranga obulokozi bwo
Compare
Explore Zabbuli 13:5
2
Zabbuli 13:6
Naayimbiranga Mukama, Kubanga ankoledde obulungi obungi.
Explore Zabbuli 13:6
3
Zabbuli 13:1
Olituusa wa, ai Mukama, okunneerabiranga emirembe gyonna? Olituusa wa okunkisanga amaaso go?
Explore Zabbuli 13:1
4
Zabbuli 13:2
Ndituusa wa okuteesanga mu meeme yange, Nga ndaba ennaku mu mutima gwange obudde okuziba? Alituusa wa omulabe wange okugulumizibwanga ku nze?
Explore Zabbuli 13:2