1
Zabbuli 116:1-2
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
LUG68
Mmwagala Mukama, kubanga awulidde Eddoboozi lyange n'okwegayirira kwange. Kubanga antegedde okutu, Kyennaavanga mmukoowoola nga nkyali mulamu.
Compare
Explore Zabbuli 116:1-2
2
Zabbuli 116:5
Mukama wa kisa, era mutuukirivu; Weewaawo, Katonda waffe alina okusaasira.
Explore Zabbuli 116:5
3
Zabbuli 116:15
Okufa kw'abatukuvu be Kwa muwendo mungi mu maaso ga Mukama.
Explore Zabbuli 116:15
4
Zabbuli 116:8-9
Kubanga omponyezza emmeeme okufa, Amaaso gange obutakaaba maziga, N'ebigere byange obutagwa. Naatambuliranga mu maaso ga Mukama Mu nsi y'abalamu.
Explore Zabbuli 116:8-9