1
Zabbuli 115:1
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
LUG68
Si ffe, ai Mukama, si ffe, Wabula erinnya lyo lye ligwana okuweebwa ekitiibwa Olw'okusaasira kwo, n'olw'amazima go.
Compare
Explore Zabbuli 115:1
2
Zabbuli 115:14
Mukama ayongerenga bulijjo okubaaza. Mmwe n'abaana bammwe.
Explore Zabbuli 115:14
3
Zabbuli 115:11
Mmwe abatya Mukama, mwesigenga Mukama: Ye mubeezi waabwe, ye ngabo yaabwe.
Explore Zabbuli 115:11
4
Zabbuli 115:15
Mmwe muweereddwa Mukama omukisa, Eyakola eggulu n'ensi.
Explore Zabbuli 115:15