1
Okubala 23:19
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
LUG68
Katonda si muntu, okulimba; So si mwana wa muntu, okwejjusa: Ayogedde, n'okukola talikikola? Oba agambye, n'okutuusa talikituusa?
Compare
Explore Okubala 23:19
2
Okubala 23:23
Mazima tewali ddogo awali Yakobo, So tewali bulaguzi awali Isiraeri: Kaakano kinaayogerwanga ku Yakobo ne ku Isiraeri, Nti Katonda ng'akoze!
Explore Okubala 23:23
3
Okubala 23:20
Laba, ndagiddwa okuwa omukisa: Naye awadde omukisa, nange siyinza kugujjulula.
Explore Okubala 23:20