1
Okubala 22:28
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
LUG68
Mukama n'ayasamya akamwa k'endogoyi, n'egamba Balamu nti Nkukoze ki ggwe okunkuba emirundi gino gyonsatule?
Compare
Explore Okubala 22:28
2
Okubala 22:31
Awo Mukama n'alyoka azibula amaaso ga Balamu, n'alaba malayika wa Mukama ng'ayimiridde mu kkubo, ekitala kye nga kisowoddwa nga kiri mu ngalo ze: n'akutama omutwe gwe, n'avuunama amaaso ge.
Explore Okubala 22:31
3
Okubala 22:32
Malayika wa Mukama n'amugamba nti Okubidde ki endogoyi yo emirundi gino gyonsatule? laba, nfulumye okukuziyiza, kubanga okutambula kwo kukanyavu mu maaso gange.
Explore Okubala 22:32
4
Okubala 22:30
Endogoyi n'egamba Balamu nti Siri ndogoyi yo, gye weebagalako obulamu bwo bwonna okutuusa leero? nali mpisizza okukukola bwe ntyo? N'agamba nti Nedda.
Explore Okubala 22:30
5
Okubala 22:29
Balamu n'agamba endogoyi nti Kubanga onduulidde: singa mbadde n'ekitala mu ngalo zange, kaakano nandikusse.
Explore Okubala 22:29
6
Okubala 22:27
Endogoyi n'eraba malayika wa Mukama, n'egalamira wansi wa Balamu: obusungu bwa Balamu ne bubuubuuka, n'akuba endogoyi n'omuggo gwe.
Explore Okubala 22:27