1
Abaggalatiya 3:13
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
LUG68
Kristo yatununula mu kikolimo ky'amateeka, bwe yafuuka ekikolimo ku lwaffe: kubanga kyawandiikibwa nti Akolimiddwa buli awanikiddwa ku muti
Compare
Explore Abaggalatiya 3:13
2
Abaggalatiya 3:28
Tewali Muyudaaya, newakubadde Omuyonaani, tewali muddu newakubadde ow'eddembe, tewali musajja na mukazi: kubanga mmwe mwenna muli omu mu Kristo Yesu.
Explore Abaggalatiya 3:28
3
Abaggalatiya 3:29
Era mmwe bwe muli aba Kristo, kale muli zzadde lya Ibulayimu, era muli basika ng'okusuubiza bwe kwali.
Explore Abaggalatiya 3:29
4
Abaggalatiya 3:14
omukisa gwa Ibulayimu gulyoke gutuuke eri amawanga mu Kristo Yesu; tulyoke tuweebwe ekyasuubizibwa eky'Omwoyo olw'okukkiriza.
Explore Abaggalatiya 3:14
5
Abaggalatiya 3:11
Era kimanyiddwa nga mu mateeka tewali aweebwa butuukirivu eri Katonda: kubanga nti Abatuukirivu banaabeeranga balamu lwa kukkiriza
Explore Abaggalatiya 3:11