1
Okuva 22:22-23
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
LUG68
Buli nnamwandu ne mulekwa temubabonyaabonyanga. Bw'onoobabonyaabonyanga n'akatono, bwe banankaabiranga nze, siiremenga kuwulira kukaaba kwabwe
Compare
Explore Okuva 22:22-23
2
Okuva 22:21
Era munnaggwanga tomwonoonanga, so tomukolanga bubi: kubanga mwali bannaggwanga mu nsi ey'e Misiri.
Explore Okuva 22:21
3
Okuva 22:18
Omukazi omulogo tomulekanga mulamu.
Explore Okuva 22:18
4
Okuva 22:25
Bw'owolanga buli omu mu bantu bange ali naawe effeeza nga mwavu, tomubeereranga ng'omubanzi, so tomusaliranga magoba.
Explore Okuva 22:25