1
Okuva 1:17
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
LUG68
Naye abazaalisa ne bamutya Katonda, so tebaakola nga bwe baalagirwa kabaka w'e Misiri, naye baabakuuma abaana ab'obulenzi nga balamu.
Compare
Explore Okuva 1:17
2
Okuva 1:12
Naye nga bwe beeyongera okubabonyaabonya, bwe batyo bo bwe beeyongera obungi n'okubuna. Ne banakuwala olw'abaana ba Isiraeri.
Explore Okuva 1:12
3
Okuva 1:21
Awo, kubanga abazaalisa baatya Katonda, n'abawa abaana.
Explore Okuva 1:21
4
Okuva 1:8
Awo ne walya kabaka omuggya mu Misiri ataamanya Yusufu.
Explore Okuva 1:8