1
Danyeri 7:14
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
LUG68
N'aweebwa okufuga, n'ekitiibwa, n'obwakabaka, abantu bonna, amawanga n'ennimi, bamuweerezenga: okufuga kwe kwe kufuga okw'emirembe gyonna okutaliggwaawo, n'obwakabaka bwe bwe butalizikirizibwa.
Compare
Explore Danyeri 7:14
2
Danyeri 7:13
Ne ndaba mu ebyo bye nnayolesebwa ekiro, era, laba, ne wajja omu eyafaanana ng'omwana w'omuntu n'ebire eby'omu ggulu, n'ajjira ddala eri omukadde eyaakamala ennaku ennyingi, ne bamusembeza mu maaso ge.
Explore Danyeri 7:13
3
Danyeri 7:27
N'obwakabaka n'okufuga n'obukulu obw'obwakabaka obuli wansi w'eggulu lyonna, abantu ab'abatukuvu b'Oyo Ali waggulu ennyo balibiweebwa: obwakabaka bwe bwe bwakabaka obutaliggwaawo, n'amatwale gonna galimuweereza galimuwulira.
Explore Danyeri 7:27
4
Danyeri 7:18
Naye abatukuvu b'Oyo Ali waggulu ennyo baliweebwa obwakabaka, era balirya obwakabaka emirembe n'emirembe, era n'okutuusa emirembe gyonna.
Explore Danyeri 7:18