ng'agamba nti
Genda eri abantu bano, oyogere nti
Okuwulira muliwulira, ne mutategeera;
Okulaba muliraba, ne muteetegeereza
Kubanga omutima gw'abantu bano gusavuwadde,
N'amatu gaabwe bawulira bubi,
N'amaaso gaabwe bagazibye;
Baleme okulaba n'amaaso,
N'okuwulira n'amatu,
N'okutegeera n'omutima gwabwe,
N'okukyuka,
Nze okubawonya.