1
Ebikolwa By'Abatume 27:25
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
LUG68
Kale mugume emyoyo, abasajja; kubanga nzikiriza Katonda nga kiriba nga bwe yaŋŋambye.
Compare
Explore Ebikolwa By'Abatume 27:25
2
Ebikolwa By'Abatume 27:23-24
Kubanga we ndi waayimiridde ekiro kino malayika wa Katonda, nze owuwe, gwe mpeereza, ng'agamba nti Totya, Pawulo; kikugwanidde okuyimirira awali Kayisaali; era, laba, Katonda akuwadde bonna abagenda awamu naawe.
Explore Ebikolwa By'Abatume 27:23-24
3
Ebikolwa By'Abatume 27:22
Era kaakano mbabuulirira okuguma emyoyo; kubanga tewaabe mu mmwe anaafiirwa obulamu n'akatono wabula ekyombo.
Explore Ebikolwa By'Abatume 27:22
Home
Bible
Plans
Videos