1
2 Abakkolinso 9:8
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
LUG68
Era Katonda ayinza okwaza ekisa kyonna gye muli; mmwe nga mulina ebibamala byonna ennaku zonna mu bigambo byonna mulyoke musukkirirenga mu bikolwa byonna ebirungi
Compare
Explore 2 Abakkolinso 9:8
2
2 Abakkolinso 9:7
Buli muntu akolenga nga bw'amaliridde mu mutima gwe; si lwa nnaku, newakubadde olw'okuwalirizibwa: kubanga Katonda ayagala oyo agaba n'essanyu.
Explore 2 Abakkolinso 9:7
3
2 Abakkolinso 9:6
Naye kye njogedde kino nti Asiga entono, alikungula ntono; era asiga ennyingi, alikungula nnyingi.
Explore 2 Abakkolinso 9:6
4
2 Abakkolinso 9:10-11
Era oyo awa ensigo omusizi n'emmere ey'okulya, anaabawanga anaabongerangako ensigo zammwe, era anaayazanga ebibala eby'obutuukirivu bwammwe: nga mugaggawazibwa mu byonna mukolenga obugabi bwonna, obwebazisa Katonda mu ffe.
Explore 2 Abakkolinso 9:10-11
5
2 Abakkolinso 9:15
Katonda yeebazibwe olw'ekirabo kye ekitayogerekeka.
Explore 2 Abakkolinso 9:15