Bible App logo
Search Icon

2 Abakkolinso 9:10-11

2 Abakkolinso 9:10-11 LUG68

Era oyo awa ensigo omusizi n'emmere ey'okulya, anaabawanga anaabongerangako ensigo zammwe, era anaayazanga ebibala eby'obutuukirivu bwammwe: nga mugaggawazibwa mu byonna mukolenga obugabi bwonna, obwebazisa Katonda mu ffe.