1
1 Abakkolinso 14:33
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
LUG68
kubanga Katonda si wa kuyoogaana, naye wa mirembe; nga mu kkanisa zonna ez'abatukuvu.
Compare
Explore 1 Abakkolinso 14:33
2
1 Abakkolinso 14:1
Mugobererenga okwagala; naye mwegombenga ebirabo eby'omwoyo, naye ekisinga mubuulirenga.
Explore 1 Abakkolinso 14:1
3
1 Abakkolinso 14:3
Naye abuulira ayogera eri abantu ebizimba, n'ebisanyusa, n'ebigumya.
Explore 1 Abakkolinso 14:3
4
1 Abakkolinso 14:4
Ayogera olulimi yeezimba yekka; naye abuulira azimba ekkanisa.
Explore 1 Abakkolinso 14:4
5
1 Abakkolinso 14:12
Bwe mutyo nammwe, kubanga mwegomba eby'omwoyo, mwagalenga okweyongera olw'okuzimba ekkanisa.
Explore 1 Abakkolinso 14:12
Home
Bible
Plans
Videos