1
Abaggalatiya 2:20
Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya
EEEE
kyokka ndi mulamu, si ku bwange, wabula ku bwa Kristo abeera mu nze; era obulamu bwe nnina kaakano mu mubiri, mbulina lwa kukkiriza Omwana wa Katonda, eyanjagala ne yeewaayo yekka ku lwange.
Compare
Explore Abaggalatiya 2:20
2
Abaggalatiya 2:21
Ssidibya kisa kya Katonda; naye oba nga obutuukirivu buva mu mateeka, nga Kristo yafiira bwereere.
Explore Abaggalatiya 2:21
3
Abaggalatiya 2:15-16
Ffe mu buzaaliranwa tuli Bayudaaya so si Bamawanga aboonoonyi. Kyokka tukimanyi bulungi nti omuntu taweebwa butuukirivu lwa kugondera mateeka, wabula abufuna lwa kukkiriza Yesu Kristo, era naffe kyetwava tukkiriza Yesu Kristo tulyoke tuweebwe obutuukirivu olw’okumukkiriza so si lwa kugondera mateeka. Kubanga tewali n’omu aliweebwa obutuukirivu olw’ebikolwa eby’amateeka.
Explore Abaggalatiya 2:15-16