1
Abaggalatiya 3:13
Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya
EEEE
Kristo yatununula okuva mu kikolimo ky’amateeka, bwe yafuuka ekikolimo ku lwaffe, kubanga kyawandiikibwa nti, “Akolimiddwa buli awanikiddwa ku muti.”
Compare
Explore Abaggalatiya 3:13
2
Abaggalatiya 3:28
Tewakyali kusosola wakati wa Muyudaaya na Muyonaani, wakati wa muddu na wa ddembe, wakati wa musajja na mukazi, kubanga mwenna muli omu mu Kristo Yesu.
Explore Abaggalatiya 3:28
3
Abaggalatiya 3:29
Kale kaakano nga bwe muli aba Kristo, muli zadde lya Ibulayimu, ng’ekisuubizo ky’abasika bwe kiri.
Explore Abaggalatiya 3:29
4
Abaggalatiya 3:14
Kale kaakano amawanga gaweebwe omukisa gwa Ibulayimu, mu Kristo Yesu, tulyoke tuweebwe ekyasuubizibwa eky’Omwoyo olw’okukkiriza.
Explore Abaggalatiya 3:14
5
Abaggalatiya 3:11
Kimanyiddwa bulungi nti tewali n’omu Katonda gw’awa butuukirivu olw’okukuuma amateeka, kubanga abatuukirivu banaabeeranga balamu lwa kukkiriza
Explore Abaggalatiya 3:11