1
Abaggalatiya 1:10
Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya
EEEE
Kale kaakano nkolerera kumatiza bantu oba kusiimibwa Katonda? Oba ngezaako kusanyusa bantu? Singa nnali nkyagezaako okusanyusa abantu, sandibadde muddu wa Kristo.
Compare
Explore Abaggalatiya 1:10
2
Abaggalatiya 1:8
Omuntu yenna, ne bwe tuba ffe, wadde malayika ava mu ggulu, bw’abuuliranga Enjiri okuggyako gye twababuulira, akolimirwenga.
Explore Abaggalatiya 1:8
3
Abaggalatiya 1:3-4
nga tugamba nti ekisa n’emirembe ebiva eri Katonda Kitaffe n’eri Mukama waffe Yesu Kristo bibeerenga nammwe; Kristo oyo eyeewaayo ku lw’ebibi byaffe, alyoke atununule mu mulembe guno omubi ng’okwagala kwa Katonda, era Kitaffe bwe kuli
Explore Abaggalatiya 1:3-4